rnrnrnrnrn
You are here
Home > Posts tagged "Ag’ebyemizanyo"

OKUZZA EXPRESS KU MUTINDO

Tiimu eya express FC ng’egezaako okudda ku ntikko etandise okulamba abantu abanakunga abawagizi baabwe era nga basookedde ku muyimbi Dax Katel.\r\n

EMPAKA Z’AMASAZA

Akakiko ka bantu bana keekalondeddwa okwekenneenya empaaba y’o musango ogwa Busujju ne Buweekula ku musambi Elvis Kiberu.\r\n

SLOVAKIA EURO 2016

Ngatumaliriza ebikwata ku kibinja ekyokubiiri mukikopo kye mpaka za Bulaaya, olwaleero tukuletedde eggwanga lya Slovakia. Lino limaze emirundi egiwerako nga likiika mu mpaka zino ng’omusasi waffe bw’azudde.\r\n\r\nSlovakia yatandika okusamba omupiira  nga 27-08-1939,Slovakia newangula German 2-0. Egwanga lino lyakasamba ekikopo kyensi yona omulundi gumu mumwaka gwa 2010 ate kyo ekikopo kya

FDC BAKUKKULUMA

Bannakibiina ki FDC bekokkodde gavumneti ku by’okukwata era neggula emisango ku yabakwattira bendera mu kulonda okwakagwa nga tebabawadde na mukisa omuntu wabwe okwewozaako.\r\n\r\nDr. kiiza besigye yakwatibwa ku lunaku lwokusatu naggalibwa e moroto.\r\n\r\nOluvanyuma lwokwatibwa kwa  Col . Dr. kiiza Besigye natwalibwa mu bitundu bye moroto era naggulibwako omusango gwokulya munsi ye

Bugirimani mu EURO 2016

Olwaleero tutunuulidde eggwanga lya Bugirimani mu kibinja eky’okusatu mu kikopo kya Bulaaya ekigenda okutegekebwa eggwanga lya Bufalansa.\r\n\r\nBugirimaani yatandika okusamba omupiira nga 5-04-1908 era baakubwa eggwanga lya Switzerland goolo 5-3\r\n\r\nObuwanguzi  obwamanyi  Bugirimani bw’ekyatuseeko  kuwangula eggwanga lya Russia goolo 16-0 nga 1-07-1912’.\r\n\r\nBugirimani yakasamba empaka z’ekikopo ky’ensi  yonna emirundi ( 11)  okuva mu

MAWOKOTA 0-0 BUSIRO

Bannantameggwa b’ekikopo eky’amasaza emirundi  esatu abe  mawokota olunaku olwalero  mu mupiira oguzanyiddwa mu kisaawe e Buwama bagudde maliri nga teri alengedde katimba ka munne.\r\n\r\nBusiro erina akabonero kamu mu mipiira ebiri gyeyakazannya ng’omupiira ogwasooka baakubwa ttiimu ya Butambala goolo emu ku bwereere mu mupiira ogwazannyidwa mu kisaawe e Kavumba.\r\n\r\nMu kiseera kyekimu 

Empaka Za Jomayi

Oluvanyuma lw’emmotoka ze Masaka okukomekkerezebwa, olunaku lwaleero ekibiina ekifuga omuzannyo gw’emmotoka z’empaka ekya Federation of Motor Sport kivuddeyo nekikakasa nti kati bazze ku mulamwa gw’okutereeza essomero lya muyanyanjiri erisangibwa e Mukono nga bayita mu motoka.\r\n\r\nBategese empaka endala ezigenda okubaawo nga 22 omwezi gw’okutaano omwaka 2016 era ng’ensimbi ezinaava mu mpaka

Top