rnrnrnrnrn
You are here
Home > GAMBUUZE / AGEESIGIKA > Ssebaggala Bamukunyizza Ku By’okutunda Akatale K’e Nateete Akkirizza Nti Omukono Oguli Ku Mpappula Gugwe

Ssebaggala Bamukunyizza Ku By’okutunda Akatale K’e Nateete Akkirizza Nti Omukono Oguli Ku Mpappula Gugwe

\r\r\r\r

Akakiiko akanonyereza ku mivuyo gy’okutunda ettaka ly’akatale k’e Nateete olwaleero kagenze mu maka g’eyaliko meeya wa Kampala Hajj Nasser Ntege Ssebagala okumubuuza ku bigambibwa nti yandiba nga yeenyigira mukutunda Akatale kano.

Kyokka ono awuniikirizza ba kansala bwabategezezza nti wadde omukono oguli ku biwandiiko gugwe, wabula endagaano eyakolebwa tagimanyiiko

\r\r\r\r

Leave a Reply

Top