rnrnrnrnrn
You are here
Home > PULOGULAAMU > Poliisi ekubye omukka ogubalagala mu bantu babadde bawerekera omubaka Robert Kyagulanyi Ssentamu

Poliisi ekubye omukka ogubalagala mu bantu babadde bawerekera omubaka Robert Kyagulanyi Ssentamu

\r\r\r\r

Poliisi e Bugerere ekubye omukka ogubalagala mu batuuze ababadde bawerekera omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu bw’abadde ava mu mmisa e Kangulumira gyasomedde olwaleero.

Poliisi ebadde eyagala yeeba ewerekera omubaka ono emufulumye ekibuga era mu kukola kino, esoose kugobawo bantu bwebaganye ekiddiridde abadde ttiyaggaasi.

\r\r\r\r

Leave a Reply

Top