rnrnrnrnrn
You are here
Home > HEADLines > Omulambo Gw’omugagga Ivan Ssemwanga Gutuuse Mu Uganda

Omulambo Gw’omugagga Ivan Ssemwanga Gutuuse Mu Uganda

\r\r\r\r

Emiranga nokwaziraana bibuutikidde ekisaawe Entebe ng’omulambo gw’omugagga Ivan Ssemwanga gutuuse

Ono Yafiira mu ggwanga li SouthAfricca ssaabbiiti ewedde.

Wetutuukidde ku kisaawe ng’aba famire ya Ivan Ssemwanga, emikwano okubadde NJAKO, SK.Mbuga n’abalala bangi balindiridde omulambo.

Essaawa zibadde 2:30 enyonyi omubadde omulambo gwa Ssemwanga n’etonnya ku kisaawe era ekiddirided Miranga

SK Mbuga mu kwogera naffe ategeezezza nti Ssemwanga abadde n’omutima omugabi. Bo abamu ku bavubuka b’abadde ayambako mu by’ensimbi batutegezeza nti obwabwe bukomye anti eddibu ddene ddala lyebafunye

Omulambo guno gutambuziddwa wakati mu luserengedde lw’emmotoka era awamu abantu obwedda balinze ku nguudo

Guyisiddwa mu ddwaliro e Mmengo okwongera okugulongoosa buto ate n’oluvanyuma negutwalibwa mu maka ge e Kyengera.

\r\r\r\r

Leave a Reply

Top