rnrnrnrnrn
You are here
Home > GAMBUUZE / AGEESIGIKA > Okusabira Prof. Mukiibi: Atenderezeddwa Okutumbula Ebyenjigiriza

Okusabira Prof. Mukiibi: Atenderezeddwa Okutumbula Ebyenjigiriza

\r\r\r\r

 Omubiri gw’omugenzi Prof. Lawrence Mukiibi olwaleero guggyiddwa mu ddwaliro e Mulago gyegubadde gukuumirwa bukyanga afa ne gusabirwa mu lutikko e Rubaga abangi gye bamwogereddeko ebirungi ebyereere.

Bweguggyiddwa e Lubaga gutwaliddwa ku ssettendekero wa St. Lawrence wano mu Ndeeba abayizi gye bagukubiddeko eriiso evvannyuma ne bagwolekeza mu makaage e Kitemu.

\r\r\r\r

Leave a Reply

Top