rnrnrnrnrn
You are here
Home > AMAWULIRE AGEESIGIKA > Okulwanyisa nnalubiri, Minisita Opendi yebazizza ssaabasajja n’ababaka baguze emijoozi

Okulwanyisa nnalubiri, Minisita Opendi yebazizza ssaabasajja n’ababaka baguze emijoozi

\r\r\r\r

Ebyo ng’obitadde ku bbali, Minisita omubeezi avunaanyizibwa ku by’Obulamu, Sarah Opendi, akubirizza abantu okwetaba mu misinde gy’Amazaalibwa ga Kabaka, okusobola okulwanyisa obulwadde bwa Nnalubiri.

Bino abyogeredde mu nteekateeka ey’okutunda emijoozi eyindidde ku Palamenti y’eggwanga nagamba nti ssinga abantu bamanyisibwa ku bulwadde buno, bwakumalibwamu amaanyi

\r\r\r\r

Leave a Reply

Top