rnrnrnrnrn
You are here
Home > GAMBUUZE / AGEESIGIKA > Okuggya Ekkomo Ku Myaka Gya Pulezidenti Bakansala Ba KCCA Ekisinde Ekyabwe Bakituumye ‘Togibikkula’

Okuggya Ekkomo Ku Myaka Gya Pulezidenti Bakansala Ba KCCA Ekisinde Ekyabwe Bakituumye ‘Togibikkula’

\r\r\r\r

Abakulembeze ku ludda olw’ebyobufuzi mu Kampala baweze obutatuula butuuzi olunaku olwenkya ng’ababaka ba NRM batigiinya Ssemateeka okuggyamu obuwayiro obukugira mukama wabwe pulezidenti Museveni okwesimbawo mu 2021.

Bano nga bewera Nate tukukubidde tooki mu ngeri Ssemateka wa Uganda gyazze akwatibwamu abakulembezze okuva Uganda lweyafuna obwetwaze mu 1962.

\r\r\r\r

Leave a Reply

Top