rnrnrnrnrn
You are here
Home > AMAWULIRE AGEESIGIKA > Minisita Namuganza awezze nga bwegenda okusazaamu ebyapa byonna

Minisita Namuganza awezze nga bwegenda okusazaamu ebyapa byonna

\r\r\r\r

Ministule y’ebyattaka ewezze nga bwegenda okusazaamu ebyapa byonna naddala ebyo ebiriko obwananyini obwemirundi obusuka mu mulundi ogumu. Bwabadde ayogerako eri bannamawulire kubyebagenda okusookerako mu mwaka guno 2019, Omubeezi wa minisita ow’eby’ettaka Persisi Namuganza ategezeza nga bwebagenda okukozesa ennyo tekinologiya okubayambako kukino.

Mu birala ono ategezeza nga bwebagenda okukola ennongoosereza mu kawayiro akawa basenetebe ba LCV obuyinza okulonda abobukiiko bwettaka ku mutendera gwa District okujjawo ebimu kubyayise okwewangamya.

Omwaka 2018 guweddeko ensonga yekibba ttaka efuuse baana baliwo mu ggwanga era pulezidenti Museveni akyadde nnyo mu bitundu awali enkayana ku ttaka

\r\r\r\r

Leave a Reply

Top