rnrnrnrnrn
You are here
Home > AMAWULIRE AGEESIGIKA > Minisita Nakiwala asisinkanye bazadde ba Fresh Kid amutaddeko obukwakulizo obukambwe

Minisita Nakiwala asisinkanye bazadde ba Fresh Kid amutaddeko obukwakulizo obukambwe

\r\r\r\r

Minisita omubeezi avunaanyizibwa ku baana n’Abavubuka, Florence Nakiwala Kiyingi, asisinkanye omuyimbi omuto Patrick Ssenyonjo amanyiddwa ennyo nga Fresh Kid,nebakkaanya ku nsonga ezitali zimu.

Okusinziira ku Minisita, wadde Fresh Kid, alina ekitone eky’enjawulo naye emyaka gyalimu tegimukkiriza kukola okuggyako okusoma…wabula amugondezzaamu bwamukkirizza okukokola ku nkomerero ya ssabiiti yokka

\r\r\r\r

Leave a Reply

Top