rnrnrnrnrn
You are here
Home > AMAWULIRE AGEESIGIKA > Kkolera Yeyongedde

Kkolera Yeyongedde

\r\r\r\r

Abakwatiddwa Kkolera beyongedde, kati baweze 10, gavumenti etaddewo amateeka amakakali okulwanyisa ekirwadde kino

Abantu abakakwatibwa ekirwadde kya Cholera mu bitundu by’e Kabowa olwaleero baweze 10 era bonna bajjanjabirwa mu ddwaliro lye Naggulu.
Okusinziira ku Minisitule y’ebyobulamu, basindise abakugu mu kitundu kino okusomesa abantu ku buyonjo n’ebyo byebalina okukola okulaba nga bewala ekirwadde.

\r\r\r\r

Leave a Reply

Top