rnrnrnrnrn
You are here
Home > AMAWULIRE AGEESIGIKA > Katuntu yegaanye eby’okulemera ku ntebe y’akakiiko ka COSASE

Katuntu yegaanye eby’okulemera ku ntebe y’akakiiko ka COSASE

\r\r\r\r

Katuntu yegaanye eby’okulemera ku ntebe y’akakiiko ka COSASE, akyatuukiriza buvunaanyizibwa obwamukwasibwa

Ssentebe w’Akakiiko akalondoola enzirukanya y’ebitongole bya gavumenti Abdul Katuntu asambazze ebyogerwa nti alemedde mu kifo kino kyokka nga kirina kubeeramu Mubaraka Munyagwa Sserunga.

Ono agamba nti bbo tebasangako Sipiika kubongera budde wabula bamusisinkana okumwanjulira biki byebatuseeko mu kunoonyereza kwebaliko mu bbanka ya Uganda enkulu

\r\r\r\r

Leave a Reply

Top