rnrnrnrnrn
You are here
Home > AMAWULIRE AGEESIGIKA > Katikkiro Mayiga akalaatidde abasomesa n’abazadde okukulizza abaana mu mpisa

Katikkiro Mayiga akalaatidde abasomesa n’abazadde okukulizza abaana mu mpisa

\r\r\r\r

Kamalabyonna wa Buganda Charles Peter Mayiga akaalatidde abantu ba Ssaabasajja Kabaka naddala abasomesa okugunjula abaana n’abavubuka abeesimbu, abeetowaze, abawa bantu bannabwe ekitiibwa ate abakkiririza mu kwekolerera bave mu kulowooleza mu byobwerere.

Obubaka buno Kamalabyonna abuwadde abayizi, Abasomesa n’abazadde ba Light Secondary and Vocational School e Bulenga gyagguddewo ekizimbe ekibbudwa mu linnya nokutongoza ekittavu kyabayizi.

\r\r\r\r

Leave a Reply

Top