rnrnrnrnrn
You are here
Home > AMAWULIRE AGEESIGIKA > Katikkiro abakubirizza abavubuka okutandikira ku bintu ebibetoolodde

Katikkiro abakubirizza abavubuka okutandikira ku bintu ebibetoolodde

\r\r\r\r

Kamalabyonna wa Buganda Charles Peter Mayiga alagidde abavubuka okweggyamu okutya batandikire kw’ebyo ebibetoolodde batandike Ku lugendo lwabwe olw’enkulakulana.

Katikkiro agamba nti singa bavubuka bakomya okutya nebakola emirimu nga bwebanoonya obumanyirivu n’obukugu olwo enkulakulana yakuba nyangu okutuukibwako.

\r\r\r\r

Leave a Reply

Top