rnrnrnrnrn
You are here
Home > AMAWULIRE AGEESIGIKA > KABAZIGURUKA MU KKOOTI

KABAZIGURUKA MU KKOOTI

\r\r\r\r

Abenganda abalonzi n’emikwano gy’Omubaka wa Nakawa mu palamenti Michael Kabaziguluka bakonkomalidde ku kooti y’amagye e Makindye bw’atalabiseeko mu basibe abaleeteddwa okuwozesebwa olwaleero.\r\n\r\nAbasajja 24 n’omukazi omu bagasimbaganye ne kkooti y’amaggye e Makindye nga nabo bavunaanibwa gwakulya mu nsi lukwe.\r\n\r\n<iframe width=”500″ height=”350″ src=”https://www.youtube.com/embed/oiQohPKrxQ” frameborder=”0″ allowfullscreen></iframe>

\r\r\r\r

Leave a Reply

Top