rnrnrnrnrn
You are here
Home > AMAWULIRE AGEESIGIKA > Gavumenti eweze ebizigo byonna ebyerusa ensusu

Gavumenti eweze ebizigo byonna ebyerusa ensusu

\r\r\r\r

Abakyala ku muliraano mu nsi eya Rwanda bibasobedde, Gavumenti eweze ebizigo byonna ebyerusa ensusu, n’ebirala by’egamba nti birimu ebirungo eby’obulabe eri obulamu bw’abantu.

Poliisi n’ekitongole kya Rwanda ekivunaanyizibwa ku mutindo gw’ebyamaguzi, baakedde kwaza maduuka agatunda ebizigo, okuyoolamu ebizigo byonna eby’obulabe eri obulamu bw’abantu.

Abakyala abasinga okwettanira ebizigo eby’engeri eno bakalambidde, bagamba nti waakiri baakubiragirizanga ku mitimbagano gya internet, okukuuma ensusu zaabwe nga kabiri ka liiri.

\r\r\r\r

Leave a Reply

Top