rnrnrnrnrn
You are here
Home > HEADLines > ENTEEKATEEKA Y’OKUTUNDA EBINTU EBWERU: Minisita Kyambadde Akalambidde Ku Nteekateeka Ya Bubu

ENTEEKATEEKA Y’OKUTUNDA EBINTU EBWERU: Minisita Kyambadde Akalambidde Ku Nteekateeka Ya Bubu

\r\r\r\r

Minisita w’ebyobusuubuzi amakolero n’obwegasi Amelia Kyambadde ayanukudde gavana wa banka enkulu ey’eggwanga Prof. Emmanuel Mutebile ku nsonga ya Gula Uganda Zzimba Uganda gy’atawagira nga agamba nti teyina kyegenda kw’ongera ku ggwanga wabula okutataganya akatale keggwanga akebweru.

Bino Kyambadde aby’ogeredde ku mwoleso gu International Trade Facilitation Expo ogutegekebwa buli mwaka ekibiina ekitwala banekolera gyange mu ggwanga ki Private Sector Foundation (PSFU) era nga gunno gw’amulundi gwa 12.

\r\r\r\r

Leave a Reply

Top