rnrnrnrnrn
You are here
Home > ABAWANDIISI BAFFE > Ekijjukizo: Emyaka 10 Bukyanga Muyimbi Paul Job Kafeero Atuva Ku Maaso

Ekijjukizo: Emyaka 10 Bukyanga Muyimbi Paul Job Kafeero Atuva Ku Maaso

\r\r\r\r

Nga ogyeko omuzungu Dr. Catherine Barret Gaines, Robinah Bisirikirwa yomu ku bannamwandu ba Golden boy of Africa Prince Paul Job Kafeero manyi ganjegere gweyakubamu akayimba mu ngeri ‘okumuwana yadde nga ate mukufa kwe ono bamwogerera bingi.

Bisirikirwa agamba nti engeri gyebamuleka nga akyalimu emunye alabidde ebizibu mu bwannamwandu nti nebayise luwadde kumpagala nabo bamweyimbamu okumuganza.

Bisirikirwa agamba nti amaze kukula nakitegera nti omugenzi Paul Kafeero, yalina omukwano ogutasangika mu basajja balala.

Ajukidde lwayamulekera ensimbi ze nazikozesa bubbi nasabirira ettaka limumire naye teyamubonereza.

Atubiddeko ku byama nti Kafeero yali amweyitira nabutono wabula nga okunaaba amazzi gwali muziro gwe.

Akakasiza nti Kafeero abaana yalina abasuka mu 13 wabula nti ekiramo kye teyabawa byabuggaga yabasaba bawulirize obubaka bweyasa mu ntambize era nabawa amagezi obutakaka kuyimba  kuba eriyo n’emirimu emirala.

 

\r\r\r\r

Leave a Reply

Top