rnrnrnrnrn
You are here
Home > GAMBUUZE / AGEESIGIKA > EID MUBARAK: Abasiraamu Bamazeeko Omwezi Omutukuvu Ogwa Ramadan

EID MUBARAK: Abasiraamu Bamazeeko Omwezi Omutukuvu Ogwa Ramadan

\r\r\r\r

Tutandise n’amawulire ga nnaku gegokufa kweyali Minisita w’Amazzi n’obutondebwensi Maria Emily Lubega Mutagamba.

Ono afudde kirwadde kya kkookolo abadde amulumidde ebbanga. Ebisingawo ku mawulire ago tugenda kuba tubikutuusaako mu mawulire gaffe agagenda okuddirira.

Ku ludda olulala kikakasiddwa nti mwezi gwebonese, ng’era Iddi el fitri egenda kusaalibwa lunaku lwankya.

Supreme Mufti Sheikh Silman Kasule Ndirangwa agamba nti abayisiramu nga bajaguza eid el fitr basaanye begatire wamu era balwanise ebikolwa ebitagoberera mateeka mu ggwanga.

\r\r\r\r

Leave a Reply

Top