rnrnrnrnrn
You are here
Home > AMAWULIRE AGEESIGIKA > Ebyokwetonda kw’ Omulamuzi eyawa ekiragiro ekigoba abe Lusanja bibatabudde nebekalakaasa

Ebyokwetonda kw’ Omulamuzi eyawa ekiragiro ekigoba abe Lusanja bibatabudde nebekalakaasa

\r\r\r\r

Abatuuze abasoba mu 350 bebamenyera amayumba gaabwe kati omwezi gumu n’ekitundu ogwakayita amakya galeero bakedde kulaga butali bumativu oluvanyuma lw’okufuna amawulire g’omulamuzi Esther Rebecca Nansambu atwala Kkooti y’e Nabweru nga yetonda olw’okuyisa ekiragiro ky’okumenya amayumba g’abano nga tasoose kutuuka mu kifo omugagga Medard Kiconco weyamutegeeza nti tewali bantu okujjako ebifulukwa.

\r\r\r\r

Leave a Reply

Top