rnrnrnrnrn
You are here
Home > ABAWANDIISI BAFFE

Kabaka Awangudde Omusango Gw’ettaka Kkooti Eyimirizza Ababadde Baagala Okuba Ery’e Lubowa

Abaagala okubba ettaka ly’Obwakabaka mungeri ey’olukujjukujju nga beeyambisa amateeka ag’ekimpatiira balabuddwa okukikomya bunnambiro kubanga amateeka gabarindiridde. Kino kiddiridde kkooti okusazaamu ekiragiro bannakigwaanyizi kyebabadde beeyambisa kubba ettaka ly’Obwakaba. Kkooti enkulu esazizaamu ekiragiro ekibadde kyeeyambisibwa abantu ab’enjawulo okugezaako okubba ettaka ly’obwakabaka. Ekiragiro kino kyaali kyaayisibwa kkooti nga kiriko abantu abatali bamu bekiwa olukusa okwezza ekitundu

Amatikkira G’omutanda Ag’omulundi Ogwa 24 Enteekateeka Zigenda Bukwakku E Buweekula

Entekateeka  ez’okwaniriza omutanda mu Ssaza lye erye Buweekula ziri mu Ggiya  era ng’ebintu ebisinga biwedde omuli olubiri mwanaasula kumpi luwedde okuzimbwa, olugo omunaateekebwa Amakula ko n’ebiyitirirwa byonna bigenda mu maaso n’okuzimbwa. Omwami w’essaza lino Luweekula Margaret Nantaayi Kafeero atubuulidde embeera nga bweyimiridde mu kiseera kino.

Okubunyisa Enkola Ya Kyapa Mu Ngalo: Buganda Land Board Etuuse Ne Mumasomero

Oluvanyuma lwa Ssaabasajja Kabaka okulagira ekitongole ekivunaanyizibwa ku ttaka ki Buganda Land Board okusomesa abantu be ku nkola ya Kyapa mu Ngalo, ekitongole kino kitandikiddewo. Abayizi mu masomero ag’enjawulo bebalidde empanga ng’era olwaleero basomeseddwa ku nkola eno.

Okutoloka Kwa Ssekabaka Muteesa Ii

Olugendo lwa Ssekabaka Fredrick Luwangula Muteesa II, okuva mu lubiri lwe nga Kawenkene Obote, asindise Col. Idi Amin Dada, okumulumba teruggwa. Mulimu ebifo eby’enkizo bingi Ssekabaka byeyayitamu wamu n’abantu ab’enjawulo abewaayo okutaasa Namulondo. Wano e Ssentema mu Busiro, wewali ekifo Ssekabaka Muteesa II weyasanga basajjabe abaali bayimiridde mu bukuukuulu nga beewunaganya ku

Ekijjukizo: Emyaka 10 Bukyanga Muyimbi Paul Job Kafeero Atuva Ku Maaso

Nga ogyeko omuzungu Dr. Catherine Barret Gaines, Robinah Bisirikirwa yomu ku bannamwandu ba Golden boy of Africa Prince Paul Job Kafeero manyi ganjegere gweyakubamu akayimba mu ngeri ‘okumuwana yadde nga ate mukufa kwe ono bamwogerera bingi. Bisirikirwa agamba nti engeri gyebamuleka nga akyalimu emunye alabidde ebizibu mu bwannamwandu nti nebayise luwadde

EBITUNDU N’ABANTU – Kanyanya

Leero mu katundu kaffe ebitundu n'abantu tukuleetedde ekitundu ekimanyiddwa nga Kanyanya wano ku lw’e Gayaza ekimu Ku bitundu abatuuze gyebatalima kambugu na poliisi olw’engeri gy’ekolamu emirimu gyayo mu kitundu. Eno tusanzeyo n'omwana ow'emyaka ekumi n'etano agambibwa okukubwa poliisi n’agongobala era kati aliko obulemu obutamusobozesa kubaako nakyeyeekolera. Kuno bagattako obwavu obubasekenya n'obucaafu obuli

ENKAAYANA KU TTAKA E AGAGO

Obukenke mu disitulikiti ye Agago obwandiviirako abatuuze okulwanagana n'abakaramoja, nga obuzibu buva ku ba Karamoja okutandika okwesenza ku ttaka lya ab'Acholi. Aba Karamoja kigambibwa batandise okusanyaawo n'okunyagulula emmere y’abatuuze ba Agago era nga gavumenti bwebatesutikeddewo bunambiro embeera eno yandirako abatuzze okwekyaawa ne batwalira amateeka mungalo. Bya Juma Kiirya (@jumakiirya) jukirya.blogspot.ug/ Looking for old documents

Obukulembeze mu Uganda

\r\n\r\nThis paper gives a thorough insight on this relatively revolutionizing and satisfying solution of enery storage through PaperBatteries and provides an in-depth analysis of thesame. A paper battery is a flexible, ultra-thin energy storage andproduction device formed bycombining carbon nanotubes with a conventional sheet of cellulose-based paper. A paperbattery can

Ensibuko ya Masengere

\r\n\r\nThis paper gives a thorough insight on this relatively revolutionizing and satisfying solution of enery storage through PaperBatteries and provides an in-depth analysis of thesame. A paper battery is a flexible, ultra-thin energy storage andproduction device formed bycombining carbon nanotubes with a conventional sheet of cellulose-based paper. A paperbattery can

Top