rnrnrnrnrn
You are here
Home > HEADLines

Okuggya Ekkomo Ku Myaka Gya Pulezidenti Bannaddiini Baagala Abantu Beesalirewo Sso Ssi Babaka

Bannaddiini basabye ababaka mu lukiiko lw’eggwanga obutapapira nnongosereza mu Ssemateeka okutuusa nga bannayuganda bonna bakkaanyizza. Bano nga bayita mu lukiiko olubagatta olwa Inter Religious Council - Uganda, basabye Pulezidenti Museveni obutafuka nampulirazzibi wabula aveyo alage wayimiridde ku nongoserezza zino kubanga zimukwatako buterevu.

Ebibuuzo By’ababazi B’ebitabo Bifulumye Abayizi Beeyongedde Okukola Obulungi

Ng’ebyenfuna mu ggwanga byeyongera okusereba buli lukya, ababazi bebitabo bongedde okulaga okutya nti embeera eno bweyeyongera bweti abasubuuzi bangi bandiva mu bizinensi. Bano bagamba, nti ekirina okukolebwa kwe kukozesa abakugu mu bitabo okusobola okubbulula  ebyenfuna. Ababazi bebitabo babadde bafulumya bigezo ebya bayizi ebyomwezi oguwedde.

Top