Bannamateeka B’abavunaabibwa Okutta Kaweesi Bazzeeyo Mu Kkooti

Puliida w’Abasajja abavunaanibwa okubaako ne kyemanyi ku kufa kw’eyali omwogezi wa Poliisi mu ggwanga omugenzi Andrew Felix Kaweesi, Anthony Wameri addukidde mu kkooti ng’ayagala bayambibwe baweebwe abantu baabwe abaakwatibwa gye buvuddeko.

Kinajjukirwa nti ku lwokusatu lwa wiiki ewedde, abavubuka bano kkooti yabakkiriza okweyimirirwa kyokka nebaddamu nebakwatibwa abasajja, ekitongole ky’amagye bekikagamba nti kibamanyi.  

0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *