rnrnrnrnrn
You are here
Home > Author: nabongo faisol

Bubuno obulungi obuli mu kubatiza

Okuzannya ku nokodwayo ng’akamu ku butiba obusobola okubumbira omwaana ebiseera bye eby’omumaaso kubanga kizuuliddwa nti abaana baagala nnyo okuzanya kweebyo byebegwaanyiza okubeera. Wano viika w’e Namirembe Rev. Festo wasinzidde n’asaba abazadde obutakugira baana kuzanya era bino abyoogeredde mukusaba okw’obukatiza okubadde mu kanisa y’omutukuvu Paul. https://youtu.be/GaWvVAd8uj8

Omubaka wa Makidye aganiddwa okusalimbira e busabala

Omubaka w’ekitundu kino Kigozi Ssempala Sajjalyabeene, naye agaaniddwa okugenda e Busaabala ewabadde wagenda okubeera ekivvulu kya Mubaka munne. Kyokka ono avumiridde enkola ya Poliisi nti kino kiraga nga gavumenti bweyisa olugaayu mu Palamenti n’obutawa kitiibwa bagivuganya. Okwogera bino, Tumusanze mu makage nga yewuunya eggwanga lye gyeriraga.https://youtu.be/DKnvVapvE8A

Express Yegyeko ekikwa

Ttiimu ya Express FC eyongedde okulaga abeeyita abanene nti Wankulukuku Maka gaayo oluvannyuma lw’okukuba ttiimu ya Kcca ggoolo 3 – 2 akawungeezi ka leero.... Mukwano gw’abanji yesoose okuteeba ng’eyita mu muzannyi waayo Michael Birungi mu kutundu ky’omuzannyo ekisoose wabula mu kitudu eky’okubiri KCCA bafunze ekyonga ne bateeba ggoolo ey’ekyenkanyi ng’eno etebeddwa

Top