rnrnrnrnrn
You are here
Home > Author: Gladys Namyalo

Abavubuka ba NRM Twababuuliridde

Abavubuka ba NRM abaakwatiddwa olunaku lweggulo nga bekalakaasiza ku palamenti, tukitegeddeko nti baayimbuddwa nga tewali musango gubagguddwako. Poliisi egamba bano yababuuliridde obutaddamu kumenya mateeka. Twogedde n’omukugu mu byokwerinda Charles Rwomushana, nategeeza nti poliisi bweyisa aba NRM bwesaanidde okweyisa eri abo abali ku ludda oluvuganya gavumenti singa nabo baba bavuddeyo okulaga obutali

Minisita Namuganza awezze nga bwegenda okusazaamu ebyapa byonna

Ministule y’ebyattaka ewezze nga bwegenda okusazaamu ebyapa byonna naddala ebyo ebiriko obwananyini obwemirundi obusuka mu mulundi ogumu. Bwabadde ayogerako eri bannamawulire kubyebagenda okusookerako mu mwaka guno 2019, Omubeezi wa minisita ow’eby’ettaka Persisi Namuganza ategezeza nga bwebagenda okukozesa ennyo tekinologiya okubayambako kukino. Mu birala ono ategezeza nga bwebagenda okukola ennongoosereza mu kawayiro

Kkooti Ensukkulumu Etandise Ogwa Togikwatako

Bannamateeka bakumbye ebitulI mu enkola y'ekitongole ekiramuzi nebategeza nti kikoze kya maanyi okulemezawo obwanakyemalira mu Uganda nga tebakola buvunayizibwa bwabwe. Bannamateeka okwogera bwebati basizinde mu kkooti Ensukulumu ey'abalamuzi omusavu nga bakulemberwa Ssaabalamuzi Bart Magunda Katureebe mu kuwulira okujulira kwabwe kubyasalibwa kkooti etaputa ssemateka e Mbale.

Gavumenti eweze ebizigo byonna ebyerusa ensusu

Abakyala ku muliraano mu nsi eya Rwanda bibasobedde, Gavumenti eweze ebizigo byonna ebyerusa ensusu, n’ebirala by’egamba nti birimu ebirungo eby’obulabe eri obulamu bw’abantu. Poliisi n’ekitongole kya Rwanda ekivunaanyizibwa ku mutindo gw’ebyamaguzi, baakedde kwaza maduuka agatunda ebizigo, okuyoolamu ebizigo byonna eby’obulabe eri obulamu bw’abantu. Abakyala abasinga okwettanira ebizigo eby’engeri eno bakalambidde, bagamba nti

Top