Entries by bbstvuganda

Okwetegekera Emisinde Gy’e Qatar

Okwetegekera Emisinde Gy’e Qatar Ekibiina ekidukanya omuzannyo gw’emisinde mu ggwanga ki Uganda Athletics Federation kifulumiza olukalala lwa badusi 22 abagenda okukikilira Uganda mu mpaka za World Athletics Championship ezigenda okubera mu kibuga Doha enkya Qatar.

Ssaabasajja Kabaka agguddewo olukiiko lwa Buganda olw’omulundi ogwa 27

Ssaabasajja Kabaka agguddewo olukiiko lwa Buganda olw’omulundi ogwa 27. Beene asabye abakulu b’ebika beteeketeeke bulungi asobole okulambula obutaka bwabwe n’okumanya embeera gyebulimu n’okulaba engeri obwakabaka gyebuyinza okulaakulanya obutaka olwabantu ba Buganda. Era wano Beene akubirizza abazzukulu okukwatizaako bajjaja baabwe ku nsonga y’okuteekateeka obutaka bwabwe. Omutanda asiimye omubaka we mu bitundu bye Bungereza ne Ireland Ronald […]

,

Okwogera kwa Kabaka my kuggulawo Olukiiko

OKWOGERA KWA KABAKA MU KUGGULAWO OLUKIIKO LWA BUGANDA OLWA 27 NGA 19TH AUGUST 2019 Tubaanirizza mwenna abazze ku mukolo ogwa leero, tuyozayoza speaker w’olukiiko luno omuggya owekitiibwa patrick mugumbule olw’okulondebwa era tumwagaliza okukola obulungi. Twebaza nnyo owekitiibwa nelson kawalya abadde speaker olw’okukubiriza obulungi olukiiko okumala emyaka mukaaga era tumwagaliza obulamu obulungi. Mu ngeri yeemu tuyozayoza […]

Pride Microfinance Edduukiridde Abaana Ba SOS

Pride Microfinance Edduukiridde Abaana Ba SOS Bannayuganda basabiddwa okulabirira obulungi abaana baabwe ate babakuze bulungi basobole okubeera ab’omugaso mu nsi yabwe. Abadduka ekibiina kya SOS ekirabirira abaana abataliiko mwasirizi bebasabye bannayuganda okukomya omuze ogwokusuula abaana be bazaala