rnrnrnrnrn
You are here
Home > Author: BBSTVUG

Ettemu e Kabuusu

Abatuuze b’e Kabuusu baguddemu ekyekango bwebasanze omulambo mu kitundu kyabwe emmanju wa MM Pub e Kabuusu. Wabula Poliisi esanze akaseera akazibu okutwala omulambo gw’omusajja ono nga bagamba erina kyemanyi ku ttemu lino…nga bagamba nti abaserikale ababadde balawuna beebamukubye Amasasi.

Enteeka teeka z’amatikira ga Kabaka 2017

Enteekateeka z’Amatikkira ga Nnyinimu ag’omulundi ogwa 24, zikwatidde ddala akati ng’abantu ab’enjawulo batandise okuduukirira enteekateeka eno. Olwaleero Kkampuni ez’enjawulo ziwaddeyo ebintu eby’enjawulo eri omumyuka wa Sipiika wa Buganda Owek. Ahmed Lwasa, ono nga yakulira olukiiko olutegesi.

Enteekateeka za BBS at 1

#BBSat1 Press Release | https://t.co/nJH23X0YDz pic.twitter.com/8DzCr844rG— BBS TEREFAYINA (@bbstvug) April 10, 2017 Enteekateeka za #BBSat1 butereevu #PeriscopeLive #KabakaWange pic.twitter.com/KUDZOLMqqL— BBS TEREFAYINA (@bbstvug) April 10, 2017 Enteekateeka z'okujaguza #BBSat1 #kabakawange https://t.co/Ry6ZzKAOp6— BBS TEREFAYINA (@bbstvug) April 10, 2017 Enteekateeka za #BBSat1 ne @jkigozi https://t.co/638P4ruCDD— BBS TEREFAYINA (@bbstvug) April 10, 2017

Top