rnrnrnrnrn
You are here
Home > PULOGULAAMU > Amalwaliro agobwananyini gagenda kutandika okusasulira omusaayi

Amalwaliro agobwananyini gagenda kutandika okusasulira omusaayi

\r\r\r\r

Gavumenti erangiridde enteekateeka y’amalwaliro agobwananyini okutandiika okusasula ensimbi ngabanonye omusaayi mu materekero agenjawulo mu ggwanga, kiyambeko mu nzirukanya yagwo nokuteekateka omusaayi obulungi.

Bino byogeddwa omuteesiteesi omukulu mu minisitule yebyobulamu Dr. Diana Atwiine, bwabadde akwasa eterekero lyomusaayi mu ddwaliro lye Mengo emottoka ezigenda okuyambako mu mulimu gwabwe.

\r\r\r\r

Leave a Reply

Top