rnrnrnrnrn
You are here
Home > GAMBUUZE / AGEESIGIKA > Akakiiko Akanoonyereza Ku Ttaka Kabadde Mubende Abantu Balagiddwa Okusigala Ku Bibanja Byabwe

Akakiiko Akanoonyereza Ku Ttaka Kabadde Mubende Abantu Balagiddwa Okusigala Ku Bibanja Byabwe

\r\r\r\r

Abatuuze be Bukolo mu gombolola ya Nalutuntu e Mubende balombojjede omulamuzi Catherine Bamugemereire enakku gyebayisibwamu musiga simbi Abid Alam nga abasengula ku ttaka lyabwe eriwerako square miles 13 nga ayambibwako eyali omubaka wa Pulezidenti e Mubende, Margret Kivumbi.

Bano bakaabidde mu masso g’Omulamuzi nebamutegeza nga abaana n’abaami baabwe bwebatemudwa olw’ettaka.

\r\r\r\r

Leave a Reply

Top