Abatuuze battunse ne bawanyondo bakkooti ku ttaka elikayanirwa

 

Abatuuze b’e Kito – Kira bavudde mu mbeera nebookya ebikondo n’okugoba n’emiggo bawanyondo ababadde bazze okubisimba ku ttaka nga tebalina yadde ekiragiro Kya kkooti.

Bano baludde nga bagobaganyizibwa ku ttaka ng’olwaleero babadde bazze okulisibako ssengenge.

0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *