rnrnrnrnrn
You are here
Home > 2018 > November

Oteekwa okunsasula

Wabadewo akanyolagano ku kkooti enkulu etawulula enkayana z’Abasuubuzi, wano mu Kampala wakati w'eyali yesimbyewo ku kifo ky'omubaka wa Bugagayizi North Julius Mitala Kyeyune ne munnamateeka Ali Kankaka era kabuze kata ebifubu bibabugume. Kigambibwa nti Ali Kankaka abanjibwa Mitala obukadde n’obukadde bw’ensimbi.

Tukooye ebyenjigiriza ebyekibogwe

  Bannaddiini baguggumbudde gavumenti olw’okulemwa okusitula omutindo gw’ebyenjigiriza mu ggwanga nga n’omuwendo gw’abaana abafuna embuto nga tebaneetuka gwongera kulinnya.Okusinziira ku bannaddiini abegattira mu kibiina ki Inter Religious Council of Uganda, gavumenti tekoze kimala okusomesa abaana b’eggwanga.

Top