rnrnrnrnrn
You are here
Home > 2017 > August

Ekkungaanyizo Ly’ebyamaguzi Liteekeddwawo Lyakuyamba Abaguzi N’abasuubuzi Okusisinkana

 Abasuubuzi bayuganda kyaddaki okusaba kwabwe kusemberede okuddibwamu oluvanyuma lwa gavumenti okusala amagizi kungeri gyebayinza okutambuzamu emirimu gyabwe n’amawanga amalala naye nga tebafulumya sente nyingi. Kino gavumenti ekikoze nga eyita mu kuteekawo ekunganiro oba akatale eby’emaguzi ebiva ebweru webinatukiranga ate banayuganda babisange awo mukifo ky’okubirinyira enyonyi n’okuteekamu sente enyingi okubireeta.

Top