rnrnrnrnrn
You are here
Home > 2017 > June

EID MUBARAK: Abasiraamu Bamazeeko Omwezi Omutukuvu Ogwa Ramadan

Tutandise n’amawulire ga nnaku gegokufa kweyali Minisita w’Amazzi n’obutondebwensi Maria Emily Lubega Mutagamba. Ono afudde kirwadde kya kkookolo abadde amulumidde ebbanga. Ebisingawo ku mawulire ago tugenda kuba tubikutuusaako mu mawulire gaffe agagenda okuddirira. Ku ludda olulala kikakasiddwa nti mwezi gwebonese, ng’era Iddi el fitri egenda kusaalibwa lunaku lwankya. Supreme Mufti Sheikh Silman Kasule

ENKOLA YA PALAMENTI: Ababaka Bawezezza Omwaka Mulamba Nga Bawereza

Akawayiro nsanvu mu musanvu mu ssemateeka weggwanga katondawo palamenti era nga n’emirimu gya palamenti najjo akawayiro 79 kagirambika bulungi. Ku mirimu palamenti gyerina okukola kuliko okubaga amateeka,okukiirira bannayuganda, okukola ogwa kalabalaba eri ensasanya ya ssente z’omuwi w’omusolo okuva eri abakozi ba gavumenti.

Top