rnrnrnrnrn
You are here
Home > 2016 > June

OKWEWANDIISA KU TTAKA LYA KABAKA

Minisita akola ky nsonga ezikwata ku ttaka, obulimi n’obutonde bw’ensi mu Bwakabaka bwa Buganda alagidde abamasaza bonna okusitukiramu bakubirize abantu abantu okwenyigira mu kulima muwogo mu bungi.\r\n\r\nMuwogo ono ali ku katale ng’akozesebwa mu kusogola omwenge ogumanyiddwa nga Engule.\r\n

OMUSERIKALE ASSE OMUNTU

Wabaddewo okubuna emiwabo mu kibuga wakati omusirikale bw’akubye omusajja amasasi agamuttiddewo n’okulumya abalala basatu.\r\n\r\nBino bibadde kumpi n’eddaala lya Mega Standard Super Market wano mu Kampala omusajja atategeerekese mannya bw’ayagadde okufumita omukuumi ekiso mu bulago.\r\n\r\nAbakuumi ababadde ku gwabwe ku miryango egiyingira mu dduuka lya Mega Standard balumbiddwa omusajja abadde n’oluuma n’alufumita

BANNAMAWULIRE NE POLIISI

Olwaleero Dr Kiiza akomezeddwawo mu kkooti wakati mu bukuumi obw’amaanyi.\r\nWabula tewabuzeewo kusika muguwa gyebiggweeredde nga olutalo kasiggu lubaluseewo wakati wa bannamawulire n’aba poliisi.\r\n\r\n

Top